
KALENDA 2026
Date | Omulamwa | Team Enekulembera |
|---|---|---|
GATONNYA | ||
18/01/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Lukka |
25/01/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Yokaana |
MUKUTULA NSANJA | ||
15/02/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Makko |
22/02/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Matayo |
MUGULA NSIGO | ||
22/03/2026 | Olunaku lwa Ba Maama | Abakyala |
29/03/2026 | Okukuza Olunaku lw'Abakyala mu Nsi Yonna, CHAK 89, Mitcham (Tewajja kubeerawo kusaba mu Luganda) | - |
KAFUMUULA MPAWU | ||
19/04/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Lukka |
26/04/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Yokaana |
MUZIGO | ||
24/05/2026 | Ttabamiruka wa Buganda mu Bulaaya, Berlin (Teri kusaba mu Luganda) | - |
31/05/2026 | Okujaguza kw’Ekklesia y’Oluganda okwezza emyaka 19 | Choir |
SSEBAASEKA | ||
21/06/2026 | Olunaku lwa ba Taata | Abaami |
27/06/2026 | Vicar's Away Day (with Okutendereza mu Luganda, Greenwich) | - |
28/06/2026 | Tewali kusaba mu Luganda | - |
KASAMBULA | ||
19/07/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Makko |
26/07/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda (Okukuza Amatikkira ga Kabaka wa Buganda ag’emyaka 33) | Matayo |
MUWAKANYA | ||
23/08/2026 | Emizannyo gy’Ebika by’Abaganda (Tewajja kubeerawo kusaba na kusinza mu Luganda) | - |
30/08/2026 | Olunaku lw’Abana n’Abavubuka + Okusabira Buganda | Abaana n'Abavubuka |
MUTUNDA | ||
20/09/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Lukka |
27/09/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda (Okusabira Uganda olw’amefuga aga 09/10/2025) | Yokaana |
MUKULUKUSA BITUNGO TUNGO | ||
18/10/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda (Amakungula) | Makko |
25/10/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Matayo |
MUSEENENE | ||
22/11/2026 | Olunaku lw’Okukijukira Abaatugendeddeko | Lukka |
29/11/2026 | Okusaba n'Okusinza mu Luganda | Yokaana |
NTENVU | ||
20/12/2026 | Okusaba kw’Enyimba z’Amazaalibwa n’Ekyeggulo | Team Zonna |
27/12/2026 | Okusaba n’Okusinza mu Lungereza okw’essawa ennya (10:00am) [Teriyo Kusaba mu Luganda] | - |
