Choose Language

Select your language

facebook  youtube

Choose Language

Select your language

facebook  youtube

Okusaba n’Okusinza

Okusaba n’okusinza mu Luganda mu Kkanisa y’oLuganda e Thornton Heath kubeerawo

  • Buli Ssabbiiti ebbiri ezisembayo mu mwezi
  • Okuva ku saawa Mwenda n’ekitundu ez’olwegulo (3.30pm).  

 

Mu biseera bya senyiga kolona okusaba kubadde ku mitimbagano naye kaakano  oluvanyuma lwa gavumenti okukkiriza amasinzizo okuddamu okuggulawo, okusaba n’okusinza mu Luganda kwaddayo mu kkanisa.

Enteekateeka y’okusabira ku mutimbagano ekyaliwo eri abantu abatonotono abatanasobola kujja mu kkanisa n’abo abali ebweru n’ewala.

Twebaza omusumba abadde atwala Ekkanisa ya St Jude – Rev’d James Njuwe n’abasajja ba Katonda;

  • Rev’d Canon Amos Kasibante
  • Rev’d Canon Stephen Coulson Mugerwa
  • Rev’d Sam Waako ne
  • Rev’d Nathan Kiyaga

abatusumbye okuviira ddala senyiga kolona lweyatandika okutuuka leero.  Mukama abongere emikisa!

Rev’d James Njuwe

Rev’d James Njuwe

Rev'd Canon Amos Kasibante

Rev'd Canon Amos Kasibante

Rev'd Stephen Coulson Mugerwa

Rev'd Stephen Coulson Mugerwa

Rev'd Sam Waako

Rev'd Sam Waako

Ekkanisa Y’oLuganda

"For where two or three have gathered together in My name, I am there in their midst.”
Matthew 18:20